Genesis 25:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awamu Yiburayimu yawangaala emyaka kikumi mu nsanvu mu etaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulayimu yawangaala emyaka kikumi mu nsanvu mu etaano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulayimu yawangaala emyaka kikumi mu nsanvu mu etaano (175).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburahamu yawangaala emyaka kikumi mu nsavu mu etaano,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ennaku ez'emyaka ez'obulamu bwa IbuIayimu bwe yamala ze zino, emyaka kikumi mu nsanvu mu etaano.