Genesis 26:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oli alikola akantu ku muntu ono, oba ku mukazi we, wa kuttibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abimereki n’alyoka alagira abantu bonna ng’agamba nti, “Buli alikwata ku musajja ono oba ku mukyala we waakuttibwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abimereki n'akuutira abantu bonna, ng'ayogera nti, “Buli anaakwatanga ku musajja oyo oba ku mukazi we wa kuttibwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abimeleki n'akuutira abantu bonna nti: “Buli alikwata ku musajja oyo, oba ku mukazi we, wa kuttibwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abimereki n'akuutira abantu bonna, ng'ayogera Buli anaakwatanga ku musajja oyo oba mukazi we talirema kuttibwa.