Genesis 26:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yizaake n'asiga mu ttaka eryo; mu mwaka ogwo n'abaza emirundi kikumi, kubanga Omukama yali amuwadde omukisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isaaka n’asigala mu nsi omwo, n’afuna amakungula emirundi kikumi ag’ebyo bye yasiga, kubanga Mukama yamuwa omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isaaka n'asiga mu nsi eyo, Mukama n'amuwa omukisa, n'afuna mu mwaka ogwo emirundi kikumi (100).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yisaaka n'asiga mu nsi eyo, n'akungula bya mirundi kikumi mu bye yasiga mu mwaka ogwo, kubanga Mukama yamuwa omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isaaka n'asiga mu nsi eyo, n'afuna mu mwaka ogwo emirundi kikumi: Mukama n'amuwa omukisa.