Genesis 26:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agaggawala, n'agenda nga yeeyongera obugagga, okutuusa lwe yafuuka omugagga ennyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’afuuka mugagga, obugagga bwe ne bweyongera n’agaggawala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isaaka ne yeyongera okufuna ebintu bingi, n'agaggawala nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja n'afuna ebintu, ne byeyongera nnyo, n'afuuka mugagga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omusajja n'akula ne yeeyongerayongeranga okutuusa bwe yali omukulu ennyo: