Genesis 26:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Yizaake n'ava awo, n'asiisira mu kiwonvu ky'e Gerari, n'asenga eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Isaaka n’avaayo n’azimba mu kiwonvu eky’e Gerali, n’abeera omwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isaaka n'avaayo, n'asimba eweema ze mu kiwonvu eky'e Gerali, n'abeera eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yisaaka n'avaayo, n'asimba eweema ze mu kiwonvu eky'e Gerari, n'abeera eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isaaka n’avaayo, n'asimba eweema ze mu kiwonvu eky'e Gerali, n'atuula omwo.