Genesis 26:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaweereza ba Yizaake ne basima mu kiwonvu ne basanga oluzzi olw'ensulo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abaddu ba Isaaka bwe basima mu kiwonvu ne bazuula oluzzi olw’ensulo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaddu ba Isaaka ne basima mu kiwonvu, ne bazuula oluzzi olw'amazzi amalungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abaweereza ba Yisaaka ne basima oluzzi mu kiwonvu, ne bazuula amazzi amalungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaddu ba Isaaka ne basima mu kiwonvu, ne balaba omwo oluzzi Iw'amazzi amalamu.