Genesis 27:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kitaawe n'amugamba nti: “Laba nkaddiye, simanyi lunaku lwe nnaafa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isaaka n’amugamba nti, “Laba, nkaddiye, simanyi lwe ndifa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti, “Laba nno, nze nkaddiye, simanyi lunaku lwe ndifiirako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yisaaka n'agamba nti: “Olaba bwe nkaddiye, simanyi lunaku lwe ndifiirako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Laba nno, nze nkaddiye, simanyi lunaku lwe ndifiirako.