Genesis 27:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba nti: “Ddala ggwe mwana wange Ezawu?” Ko Yakobo nti: “Ye nze.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isaaka n’amubuuza nti, “Ddala gwe mwana wange Esawu?” N’amuddamu nti, “Ye nze.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti, “Ggwe mwana wange Esawu ddala ddala?” N'ayogera nti, “Nze nzuuno.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'amugamba nti: “Ddala ggwe mwana wange Esawu?” N'amuddamu nti: “Nze wuuyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti gwe mwana wange Esawu ddala ddala? N'ayogera nti Nze nzuuyo.