Genesis 27:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yizaake kitaawe n'amugamba nti: “Sembera we ndi onnywegere, mwana wange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kitaawe Isaaka n’amugamba nti, “Sembera onnywegere mwana wange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kitaawe Isaaka n'amugamba nti, “Sembera kaakano, onnywegere, mwana wange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yisaaka kitaawe n'amugamba nti: “Sembera onnywegere, mwana wange!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitaawe Isaaka n'amugamba nti Sembera kaakanoonnywegere, mwana wange