Genesis 27:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ko ye nti: “Muganda wo azze ng'alimbalimba n'afuna omukisa gwo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye n’amuddamu nti, “Muganda wo azze n’annimba era akututteko omukisa gwo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti, “Muganda wo azze wano n'animba, era akuggyeko omukisa gwo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yisaaka n'agamba nti: “Muganda wo azze n'alimba, n'atwala omukisa gwo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Muganda wo azze ng'alimba, era akuggyeko omukisa gwo.
Recommended Reading