Genesis 27:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, mwana wange, kola nga bwe nkugamba: situka oddukire ewa mwannyinaze Labani mu Karani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno kaakano mwana wange, okole nga bwe nkugamba: Golokoka oddukire ewa, mwannyinaze Labbaani ali mu Kalani,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kaakano, mwana wange, wulira eddoboozi lyange; golokoka, oddukire eri Labbaani mwannyinaze mu Kalani;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano, mwana wange, kola kye nkugamba. Situka, oddukire ewa mwannyinaze Labani mu kibuga Harani,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kaakano, mwana wange, wulira eddoboozi lyange; ogolokoke, oddukire eri Labbaani mwannyinaze mu Kalani: