Genesis 27:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Rebekka n'agamba mutabani we Yakobo nti: “Mpulidde kitaawo ng'agamba muganda wo Ezawu nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lebbeeka n’agamba mutabani we Yakobo owookubiri nti, “Mpulidde kitaawo ng’agamba muganda wo Esawu nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lebbeeka n'agamba Yakobo omwana we nti, “Laba, mpulidde kitaawo ng'agamba Esawu muganda wo nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Rebbeeka n'agamba Yakobo omwana we nti: “Mpulidde kitaawo ng'agamba Esawu muganda wo nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lebbeeka n'agamba Yakobo omwana we nti Laba, mpulidde kitaawo ng'agamba Esawu muganda wo nti