Genesis 27:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, mwana wange, mpuliriza bulungi era kola nga bwe nnaaba nkugambye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno kaakano mwana wange wulira kye nkugamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kaakano, mwana wange, wulira eddoboozi lyange era okole ebyo bye nkulagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano mwana wange, wulira bye ŋŋamba, era okole bye nkulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kaakano, mwana wange, wulira eddoboozi lyange ng'ebyo bwe biri bye nkulagira.