Genesis 3:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Linaakumereza maggwa na matovu, onoolyanga bimera bya ttale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi eneekumerezanga amaggwa n’amatovu, onoolyanga ebibala eby’omu nnimiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
amaggwa n'amatovu g'eneekuzaaliranga; naawe onoolyanga omuddo ogw'omu nnimiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi eneekumerezanga omuddo n'amaggwa, era onoolyanga omuddo ogw'omu ttale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
amaggwa n'amatovu g'eneekuzaaliranga; naawe onoolyanga omuddo ogw'omu nnimiro.