Genesis 3:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda n'akolera omusajja ne mukazi we ebyambalo eby'amaliba n'abambaza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda n’akolera Adamu ne mukazi we ebyambalo eby’amaliba n’abambaza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda n'akolera Adamu ne mukazi we ebyambalo by'amaliba, n'abambaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda n'akolera Adamu ne mukazi we ebyambalo eby'amaliba, n'abambaza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda n'akolera Adamu ne mukazi we ebyambalo by'amaliba, n'abambaza.