Genesis 3:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda n'amugoba mu nnimiro y'e Edeni, alimenga ettaka mwe yaggyibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Mukama Katonda n’agoba omuntu mu nnimiro Adeni agende alimenga ettaka mwe yaggyibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda kyeyava amuggya mu lusuku Edeni, alimenga ettaka mwe yaggyibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda kyeyava agoba omuntu mu nnimiro y'e Edeni, alimenga ettaka mwe yaggyibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda kyeyava amuggya mu lusuku Adeni, alimenga ettaka mwe yaggibwa.