Genesis 30:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Leya n'agamba nti: “Nga neesiimye! Abakazi bajja kunneesiimisanga;” kwe kumutuuma Aseeri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leeya n’agamba nti, “Neesiimye! Kubanga abakazi banampita wa mukisa;” kyeyava amutuuma Aseri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Leeya n'ayogera nti, “Nsanyuse, kubanga abakazi banaampitanga musanyufu.” N'amutuuma erinnya lye Aseri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Leeya n'agamba nti: “Nsanyuse, kubanga abakazi banampitanga musanyufu.” N'amutuuma Aseri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Leeya n'ayogera nti Ndabye omukisa! kubanga abawala banampitanga wa mukisa: n'amutuuma erinnya lye Asezi.