Genesis 30:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma yazaalayo omuwala, n'amutuuma Dina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma n’azaala omwana owoobuwala, n’amutuuma Dina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oluvannyuma n'azaala omwana ow'obuwala, n'amutuuma erinnya Dina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oluvannyuma n'azaala omwana ow'obuwala, n'amutuuma erinnya Dina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma n'azaala omwana ow'obuwala, n'amutuuma arinnya Dina.