Genesis 30:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabeera olubuto n'azaala omwana ow'obulenzi, n'agamba nti: “Katonda aggyeewo ensonyi zange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’aba olubuto n’azaalira Yakobo omwana owoobulenzi, Laakeeri n’agamba nti, “Katonda anziggyeeko okunyoomebwa;”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laakeeri N'aba olubuto, n'azaala omwana ow'obulenzi; n'ayogera nti, “Katonda anzigyeko okuvumibwa kwange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Raakeeli n'aba olubuto, n'azaala omwana ow'obulenzi, era n'agamba nti: “Katonda anzigyeeko okuvumibwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aba olubuto, n'azaala omwana ow'obulenzi: n'ayogera nti Katonda anziyeeko okuvumibwa kwange: