Genesis 30:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amutuuma Yozefu ng'agamba nti: “Omukama annyongereyo omwana omulala.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’amutuuma Yusufu, ng’agamba nti, “ Mukama annyongere omwana omulenzi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amutuuma erinnya lye Yusufu, ng'ayogera nti, “Mukama annyongeddeko omwana omulala ow'obulenzi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'amutuuma erinnya Yosefu ng'agamba nti: “Mukama annyongere omwana omulala ow'obulenzi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'amutuuma erinnya lye Yusufu, ng'ayogera nti Mukama annyongereko omwana omulala ow'obulenzi.