Genesis 30:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Rakeli bwe yamala okuzaala Yozefu, Yakobo n'agamba Labani nti: “Ndeka, nzireyo ewaffe mu nsi yange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laakeeri bwe yazaala Yusufu, Yakobo n’agamba Labbaani nti, “Nsiibula, ŋŋende ewaffe mu nsi yaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka, Laakeeri bwe yamala okuzaala Yusufu, Yakobo n'agamba Labbaani nti, “Nsiibula nzireyo ewaffe, era mu nsi y'ewaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Raakeeli bwe yamala okuzaala Yosefu, Yakobo n'agamba Labani nti: “Nsiibula nzireyo ewaffe, era mu nsi y'ewaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, Laakeeri bwe yamala okuzaala Yusufu, Yakobo n'agamba Labbaani nti Nsindika ŋŋende mu kifo ky'ewaffe, era mu nsi ey'ewaffe.