Genesis 30:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Labani n'amugamba nti: “ Obanga nsanze ekisa mu maaso go, anti nalagulwa nti: ‘Katonda ampadde omukisa olw'okubeera ggwe,’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Labbaani kwe kumuddamu nti, “Nga bwe nfunye omukisa mu ggwe, nkusaba oleme kuva wano, kubanga ndabye nga Mukama yampa omukisa ku bubwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Labbaani n'amugamba nti, “Kaakano oba nga ndabye ekisa mu maaso go, beera wano; kubanga nzudde nga Mukama yampa omukisa ku bubwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Labani n'amugamba nti: “Singa onzikiriza okwogera kino: ndaguddwa ne nzuula nti Mukama yampa omukisa olw'okubeera ggwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Labbaani n'amugamba nti Kaakano obanga ndabye ekisa mu maaso go, beera wano: kubanga nfumiitirizza nga Mukama yampa omukisa ku bubwo.