Genesis 30:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Labani n'agamba nti: “Nzikirizza, ky'osaba kikolebwe nga bw'ogambye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Labbaani n’amuddamu nti, “Ekyo kirungi. Kale kibeere bwe kityo nga bw’ogambye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Labbaani n'ayogera nti, “Kale kibeere ng'ekigambo kyo bwe kiri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Labani n'agamba nti: “Kale nzikirizza ky'ogambye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Labbaani n'ayogera nti Laba, nandyagadde kibeere ng'ekigambo kyo bwe kiri.