Genesis 30:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Rakeli n'agamba nti: “Mmegganye ne muganda wange entalo za Katonda, ne mpangula;” n'amutuuma Nafutali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laakeeri n’alyoka agamba nti, “Nnwanye ne muganda wange okulwana okw’amaanyi era mpangudde;” omwana kyeyava amutuuma Nafutaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laakeeri n'ayogera nti, “Mmegganye ne muganda wange okumeggana okw'amaanyi, era mmezze.” N'amutuuma erinnya lye Nafutaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Raakeeli n'agamba nti: “Mmegganye ne muganda wange ebigwo eby'amaanyi era mpangudde.” N'amutuuma erinnya Nafutaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laakeeri n'ayogera nti Mmegganye ne muganda wange okumeggana okw'amaanyi, era mmezze: n'amutuuma erinnya lye Nafutaali.