Genesis 31:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kirooto malayika wa Katonda n'ampita nti: ‘Yakobo.’ Nze ne mmwanukula nti: ‘Nzuuno.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu kirooto ekyo malayika wa Katonda n’ampita nti, ‘Yakobo.’ Ne nziramu nti, ‘Nze nzuuno.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malayika wa Katonda n'aŋŋambira mu kirooto nti, ‘Yakobo,’ ne nziramu nti, ‘Nze nzuuno.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Malayika wa Katonda n'aŋŋambira mu kirooto nti: ‘Yakobo!’ Ne ŋŋamba nti: ‘Nzuuno!’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malayika wa Katonda n'aŋŋambira mu kirooto nti Yakobo: ne njogera nti Nze nzuuno.