Genesis 31:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Rakeli ne Leya ne baanukula nti: “Ate tukyalina obusika mu by'obugagga bwa kitaffe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Laakeeri ne Leeya ne bamuddamu nti, “Ekyo kituufu kubanga tetulina mugabo, mu busika bwa kitaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laakeeri ne Leeya ne baddamu ne bamugamba nti, “Tukyalina omugabo oba busika mu nnyumba ya kitaffe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Raakeeli ne Leeya ne bamuddamu nti: “Tukyalina omugabo oba obusika mu nnyumba ya kitaffe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laakeeri ne Leeya ne baddamu ne bamugamba nti Tukyalina omugabo oba obusika mu nnyumba ya kitaffe?