Genesis 31:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tatubala ng'abagwira? Yatutunda, n'ebintu ebyatusalwako yabirya dda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era atutwala ng’abatali ba mu nnyumba ye. Kubanga yatutunda, era ebyatuvaamu bya badde akozesa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tetubalibwa nga bannamawanga gy'ali? kubanga yatutunda, era n'ebintu byaffe abiriiridde ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano tatubala ng'abagwira? Yatutunda, era n'ebintu ebyatugula, abiridde n'abimalawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tetubalibwa nga bannaggwanga gy'ali? kubanga yatutunda, era n'ebintu byaffe abiriiridde ddala.