Genesis 31:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obugagga bwonna Katonda bwe yaggya ku kitaffe bwali bwaffe ne batabani baffe; awo nno kola byonna Katonda by'akulagidde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eby’obugagga byonna Katonda bya muggyeko, bifuuse byaffe n’abaana baffe. Kale kaakano buli Katonda ky’akugambye okukola kikole.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga obugagga bwonna Katonda bw'aggye ku kitaffe, bwe bwaffe era bwa baana baffe: kale kaakano, kyonna Katonda ky'akugambye, kikole.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obugagga bwonna Katonda bw'aggye ku kitaffe bwe bwaffe, era bwe bw'abaana baffe. Kale kaakano kola kyonna Katonda ky'akugambye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obugagga bwonna Katonda bw'aggye ku kitaffe, bwe bwaffe era bwa baana baffe: kale kaakano, kyonna Katonda ky'akugambye, kikole.