Genesis 31:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu budde obwo Labani yali agenze kumwa ndiga byoya, Rakeli n'abba bulubaale bwa kitaawe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Labbaani yali agenze kusala byoya ku ndiga ze, Laakeeri n’abba bakatonda b’omu nnyumba ya Labbaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Labbaani yali agenze okusala ebyoya by'endiga ze; Laakeeri n'abba baterafi ba kitaawe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Labani yali agenze okusalako endiga ebyoya, Raakeeli n'abba balubaale ba kitaawe ab'omu maka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Labbaani yali agenze okusala ebyoya by'endiga ze: Laakeeri n'abba baterafi ba kitaawe.