Genesis 31:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Yakobo yalimba Labani Omwaramu obutamumanyisa ng'agenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakobo n’adduka ku Labbaani Omusuuli, era teyamutegeeza nti amuvaako agende.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakobo n'agenda mu kyama Labbaani Omusuuli nga tamanyi, kubanga teyamubuulira ng'adduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakobo n'agenda mu kyama, nga Labani Omwarameeya tamanyi, kubanga teyamubuulira ng'agenda okudduka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo n'agenda mu kyama Labbaani Omusuuli nga tamanyi, kubanga teyamubuuIira ng'adduka.