Genesis 31:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yadduka na byonna bye yali afunye, n'asomoka Omugga n'alaga mu nsozi ze Gileyaadi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yadduka ne byonna bye yalina, n’agolokoka n’asomoka omugga Fulaati, n’ayolekera Giriyaadi ensi ey’ensozi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo n'adduka n'ebibye byonna bye yalina, n'asomoka omugga Fulaati, n'ayolekera Gireyaadi, ensi ey'ensozi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo n'adduka n'ebibye byonna, n'asomoka omugga Ewufuraate, n'ayolekera Gileyaadi, ensi ey'ensozi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo n'adduka ne byonna bye yalina; n'agolokoka n'awunguka omugga, n'akyusa amaaso ge eri olusozi olwa Gireyaadi.