Genesis 31:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'addira baganda be n'amuwondera okumala ennaku musanvu, n'amukwatira mu nsozi ze Gileyaadi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Labbaani n’atwala basajja be, n’awondera Yakobo okumala ennaku musanvu, mu Giriyaadi ensi ey’ensozi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Labbani n'atwala baganda be, n'amuwondera olugendo lwa nnaku musanvu; n'amutuukako mu Gireyaadi, ensi ey'ensozi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Labani n'atwala ab'ekika kye, n'awondera Yakobo, olugendo lwa nnaku musanvu, n'amutuukako mu Gileyaadi, ensi ey'ensozi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'atwala naye baganda be, n’amugoberera olugendo lwa nnaku musaavu; n'amutuukako ku lusozi Gireyaadi.