Genesis 31:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki wabomba, n'onkisa, n'otombuulira? Nandikusiibudde mu ssanyu, mu nnyimba, n'obugoma, n'ennanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kiki ekyakuddusa mu kyama nga tombuuliddeko, ndyoke, nkusibule mu kinyumu: n’ennyimba, n’ebitaasa, n’ennanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kiki ekyakuddusa ekyama n'onkisa ng'ogenda; n'otombuulira, ndyoke nkusiibule n'ekinyumu n'ennyimba, n'ebitaasa n'ennanga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki wadduka mu kyama, n'onkisa ng'ogenda, n'otombuulira, ndyoke nkusiibule nga tusanyuka era nga tuyimbira ku bitaasa ne ku nnanga?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kiki ekyakuddusa ekyama ng'onkisa ng'ogenda; n'otombuulira, ndyoke nkusiibule n'ekinyumu n'ennyimba, n'ebitaasa n'ennanga;