Genesis 31:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tewandeka kunywegera bazzukulu bange na bawala bange. Wakola kya busiru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale lwaki tewaŋŋanya na kugwa mu kifuba bazzukulu bange ne bawala bange okubasiibula? Ekyo kye wakola si kya buntubulamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'otoŋŋanya kunywegera batabani bange ne bawala bange? Ky'okoze kya busirusiru.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewaŋŋanya na kunywegera bazzukulu bange ne bawala bange! Okoze kya busirusiru.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'otoŋŋanya kunywegera batabani bange ne bawala bange? kaakano okoze kya busirusiru.