Genesis 31:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale okugenda wagenda kubanga weegomba okudda ewa kitaawo, naye lwaki wabba balubaale bange?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne kaakano ogenda kubanga wayagala nnyo okuddayo mu nnyumba ya kitaawo; naye wabbira ki bakatonda bange?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmanyi ng'oyagala okugenda, kubanga olumirwa nnyo ennyumba ya kitaawo. Naye lwaki wabba bakatonda bange?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmanyi ng'oyagala okugenda, kubanga olumirwa nnyo ennyumba ya kitaawo. Naye lwaki wabba balubaale bange ab'omu maka?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne kaakano oyagala nnyo okugenda, kubanga olumirwa nnyo ennyumba ya kitaawo, (naye) kyewava obba bakatonda bange kiki?