Genesis 31:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo n'atumya Rakeli ne Leya bajje ku ttale gye yali n'amagana ge
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yakobo kwe kutumya Laakeeri ne Leeya ku ttale gye baalundiranga ekisibo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakobo n'atumya Laakeeri ne Leeya bajje mu ddundiro awali ekisibo kye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yakobo n'atumya Raakeeli ne Leeya bajje bamusisinkane mu ddundiro awali amagana ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo n'atuma n'ayita Laakeeri ne Leeya bajje mu ddundiro awali ekisibo kye,