Genesis 31:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Labani yagituuma Yegari-Sawaduta, ye Yakobo n'agituuma Galeedi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Labbaani entuumu n’agiyita Yegalusakadusa, ye Yakobo n’agiyita Galeedi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Labbaani n'agituuma erinnya Yegalusakadusa; naye Yakobo n'agituuma Galeedi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Labani n'agituuma erinnya Yegari Sahaduta, naye Yakobo n'agituuma Galeedi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Labbaani n'agituuma erinnya Yegalusakadusa: naye Yakobo n'agituuma Galeedi.