Genesis 31:51 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Labani n'agamba Yakobo nti: “Entuumu y'amayinja yiino n'ejjinja liirino, lye ntaddewo wakati wange naawe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Labbaani n’agamba Yakobo nti, “Laba entuumu eno n’empagi bye ntadde wakati wo nange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Labbaani n'agamba Yakobo nti, “Laba entuumu eno ey'amayinja n'empagi eno gye nsimbye wakati wo nange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Labani n'agamba Yakobo nti: “Laba entuumu eno ey'amayinja n'empagi eno gye nsimbye wakati wo nange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Labbaani n'agamba Yakobo nti Laba entuumu eno, era laba n'empagi eno, gye nsimbye wakati wange naawe.