Genesis 31:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe mumanyi nga kitammwe namuweereza n'amaanyi gange gonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumanyi bwe naweerea kitammwe n’amaanyi gange gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mumanyi nga nnaweerezanga kitammwe n'amaanyi gange gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mumanyi nga mpeerezza kitammwe n'amaanyi gange gonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mumanyi nga naweerezanga kitammwe n'amaanyi gange gonna.