Genesis 31:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'atyo Katonda yaddira ebintu bya kitammwe n'abimpa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Katonda aggye ku kitammwe ensolo ze n’azimpa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo Katonda ensolo za kitammwe yazimuggyako, n'azimpa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo Katonda, amagana ga kitammwe yagamuggyako n'agawa nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo Katonda ensolo za kitammwe yazimuggyako n'aziwa nze.