Genesis 32:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe wagamba nti: ‘Nzija kukuwa obeere bulungi, ezzadde lyo ndyongere, lyenkane omusenyu gw'ennyanja, ogutasobola kubalika olw'obungi bwagwo.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alyoka asula eyo ekiro ekyo, n’aggya ekirabo kya muganda we Esawu ku ebyo bye yalina:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'asula awo ekiro ekyo, n'atoola ku ebyo bye yali nabyo okuba ekirabo kya Esawu muganda we;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakobo n'asula awo ekiro ekyo, n'atoola ku bye yalina awe Esawu muganda we ekirabo:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'asula awo ekiro ekyo: n'atoola ku ebyo bye yali nabyo okuba ekirabo kya Esawu muganda we;