Genesis 32:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'alagira eyali akulembedde nti: “Ezawu muganda wange bw'akusisinkana amala akubuuza nti: ‘Oli waani? Ogenda wa? Ensolo zino z'ogoba zaani?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’olyoka omuddamu nti, ‘Bya muddu wo Yakobo, birabo by’aweerezza mukama wange Esawu, era tali wala naffe.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oddamu nti, ‘Bya muddu wo Yakobo; Kye kirabo ky'aweerezza mukama wange Esawu. Era Yakobo yennyini atuvaako mabega.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oddamu nti: ‘Za muweereza wo Yakobo. Kye kirabo ky'aweerezza mukama wange Esawu. Era Yakobo yennyini atuvaako mabega.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'olyoka ogamba nti Bya muddu wo Yakobo; kye kirabo ekiweerezebbwa mukama wange Esawu; era, laba, naye ali nnyuma waffe.