Genesis 32:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo naye n'agenda; bamalayika ba Katonda ne bamusisinkana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakobo bwe yabalaba n’agamba nti, “Lino ggye lya Katonda.” Ekifo ekyo n’alyoka akituuma Makanayimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakobo bwe yabalaba n'ayogera nti, “Lino lye ggye lya Katonda!” N'atuuma ekifo ekyo erinnya lyakyo Makanayimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakobo bwe yabalaba, n'agamba nti: “Lino lye ggye lya Katonda.” N'atuuma ekifo ekyo erinnya Mahanayimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo bwe yabalaba n'ayogera nti Lino lye ggye lya Katonda: n'atuuma ekifo ekyo erinnya lyakyo Makanayimu.