Genesis 32:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yamala okubasomosa, n'ebibye byonna n'abiweereza emitala w'omugga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye Yakobo n’asigala yekka, omusajja n’ameggana naye okutuusa obudde okukya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyokka ye n'asigalayo yekka. Awo omusajja n'ajja, n'ameggana naye, okutuusa emmambya lwe yasala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ye n'asigalayo yekka. Awo omusajja n'ajja, n'ameggana naye, okutuusa emmambya lwe yasala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo n'asigalayo yekka; omusajja n'ameggana naye okutuusa emmambya bwe yasala.