Genesis 32:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo ekifo ekyo n'akituuma Penuweli, ng'agamba nti: “Ndabye Katonda maaso ku maaso naye ne nsigala nga ndi mulamu!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enjuba n’evaayo ne mwakako nga bw’asala Penieri, ng’awenyera olw’obuvune mu kisambi kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjuba n'emwakako ng'ava e Penueri, ng'awenyera olwa bbunwe we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enjuba n'emwakako, ng'ava e Penweli, ng'awenyera, olwa bbunwe we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enjuba n'evaayo n'emwakako ng'awunguka Penueri, n'awenyera olw'ekisambi kye.