Genesis 32:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnina ente n'endogoyi, endiga n'embuzi, abaddu n'abazaana; nzuuno ntuma ababaka eri mukama wange nsobole okusanga ekisa mu maaso go.” ’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ababaka bwe baakomawo eri Yakobo ne bamugamba nti, “Twatuuka ewa muganda wo Esawu era ajja okukusisinkana ng’alina abasajja ebikumi bina.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababaka ne bakomawo eri Yakobo, ne bagamba nti, “Twatuuka eri muganda wo Esawu, era ajja okukusisinkana, ng'ali n'abasajja bina (400).”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababaka ne bakomawo eri Yakobo, ne bagamba nti: “Twagenda eri muganda wo Esawu, era ajja okukusisinkana ng'ali n'abasajja ebikumi bina.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababaka ne bakomawo eri Yakobo nga boogera nti Twatuuka eri muganda wo Esawu, era ajja okukusisinkana, n'abasajja bina wamu naye.