Genesis 35:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'ayambuka waggulu okuva w'ali mu kifo we yali ayogeredde naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Katonda n’alinnya okuva waali mu kifo we yayogerera naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'ava awali Yakobo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'ava awali Yakobo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'ava gy'ali n'alinnya, mu kifo mwe yayogerera naye.