Genesis 35:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo n'asimba empagi ku ntaana ye; ekyo kye kijjukizo ky'amalaalo ga Rakeli n'okutuusa ku lunaku lwa leero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakobo n’asimba empagi ku malaalo ge, y’empagi y’amalaalo ga Laakeeri, ekyaliwo n’okutuusa kaakano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakobo n'asimba empagi ku malaalo ge; eyo ye mpagi ey'amalaalo ga Laakeeri ne leero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakobo n'asimba empagi ku malaalo ge. Empagi eyo ye eramba amalaalo ga Raakeeli n'okutuusa kati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo n'asimba empagi ku malaalo ge: eyo ye mpagi ey'amalaalo ga Laakeeri ne leero.