Genesis 35:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Leya: Rubeni omuggulanda wa Yakobo, ne Simewoni, Leevi, Yuda, Yissakari ne Zebuluni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Leeya baali: Lewubeeni mutabani wa Yakobo omubereberye, ne Simyoni, ne Leevi, ne Yuda, ne Isakaali ne Zebbulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Leeya be bano: Lewubeeni, omubereberye wa Yakobo, Simyoni, Leevi, Yuda, Isakaali, ne Zebbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Leeya be bano: Rewubeeni omwana wa Yakobo omubereberye, ne Simyoni, ne Leevi, ne Yuda, ne Yissakaari, ne Zebbulooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaana ba Leeya; Lewubeeni, omubereberye wa Yakobo, ne Simyoni, ne Leevi, ne Yuda, ne Isakaali, ne Zebbulooni: