Genesis 35:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Biluwa omuzaana wa Rakeli: Daani ne Nafutali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Biira, omuweereza wa Laakeeri be ba: Ddaani ne Nafutaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Bira, omuzaana wa Laakeeri: Ddaani ne Nafutaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Biliha, omuzaana wa Raakeeli: Daani ne Nafutaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abaana ba Bira, omuzaana wa Laakeeri; Ddaani ne Nafutaali: